Bizinesi entonotono y’eriwa

Eno ye bizinesi ng’ettunzi lyayo tesukka nsimbi bukadde 150 mu mwaka.

Naye, ku nsonga z’omusolo, URA ebala bizinesi entonotono okuba ng’ekola ettunzi erisukka ensimbi obukadde 10, kyokka nga tesukka nsimbi bukadde 150. Mu bufunze, bizinesi kika kino zisuubirwa okuba nga zikola ettunzi lya nsimbi 34,700 mu lunaku.

Add to Bookmarks
Please login to bookmark Close

URA yaleeta engeri y’okuwoozaamu omusolo ku bizinesi entonotono ng’era gumanyiddwa nga Presumptive tax

Omusolo guno gisasulwa ba nnannyini bizinesi entonotono.

Nedda. Abakugu mu mirimu egy’enjawulo okugeza abasawo b’amannyo, abasawo aba bulijjo ba yinginiya, ababazi b’ebitabo n’abakugu abala bangi tebasasula musolo kika kino.

Add to Bookmarks (0)
Please login to bookmark Close
Skip to content