Nze Lillian e Kampala. Ndi dayirekita wa Kampuni entonotono atannakola bulungi mu bizinesi. Mbadde sifuna allowance ya Dayirekita, era nfuna musaala gwokka. Mba...
Enkola gye mpulira eya individual House Bill etegeeza ki era erina njawulo ki n’eyo ebaddewo? Enkola ya Individual House Bill yaleetebwa okugonjoola engeri ab...
Singa nsasula omusolo mu URA okufuna pamiti y’okuvuga emmotoka nga ya myaka esatu, kyokka oluvannyuma ne nkizuula nga nandibadde nsasula ya myaka etaano. Nsob...
Munnayuganda ali ku misomo mu America bwafunayo emmotoka ng’ekirabo, bwatuuka okukomawo e Uganda era kimukakatako okugisasulira omusolo? Omuntu yenna awangaal...
Kituufu nti waliwo omusolo gwe mwateekawo gwe mujja ku ba agent ba mobile money, kuba bwe tuba tusindika ssente kati batuggyako ssente mbu musolo mupya. Ajenti ...
Ekisonyiwo ku musolo ekyogerwako ennaku zino kikwata ku ki? Ekisonyiwo kino kiri mu Kitundu 47B mu tteeka erirungamya enkungaanya y’omusolo nga wano omuwi wâ€...
Bizinensi ki ezitasasula musolo tuzimanye tuleme kukoonagana ne banaffe abazikola mu katale? Bizinesi yonna etasukka ttunzi lya bukadde 10 mu mwaka tesasula mus...