Amaduka g’emibazi ey’ebimera

Okwetooloola eggwanga, omulimu gw’okutuusa obuweereza bw’ebyobulamu ku bantu gukolebwa gavumenti wamu n’abantu ssekinnoomu. Okusinziira ku minisitule y’ebyobulamu, gavumenti etuusa obuweereza bw’ebyobulamu eri abantu ebitundu 66 ku 100 (66%) mu ggwanga lyonna okuyita mu malwaliro ag’enjawulo. Mu malwaliro gano mulimu agali ku mitenedera egisookerwako (Heallth centers II, III & IV) nga kuno kw’ossa agali ku mutendera gwa disitulikiti (Regional referrals) wamu n’eddwaliro ekkulu e Mulago.

Waliwo abantu ba ssekinnoomu abatuusa obuweereza ku bantu mu ngeri y’obwa nnakyewa, okwo ssaako abo abakola n’ekigedererwa ky’okufuna amagoba.

Kumpi ebitundu 70 ku 100 (70%) eby’amalwaliro mu Uganda biri wansi w’ebitongole mwe geegattira, nga kuno kuliko; Uganda Catholic Medical Bureau (UCMB), Uganda Protestant Medical Bureau (UPMB), Uganda Orthodox Medical Bureau (UOMB) ne Uganda Muslim Medical Bureau (UMMB) ng’amalwaliro gano gakola ebitundu 5 ku 100 (5%) ku malwaliro gonna agali mu ggwanga. Ebyobulamu by’e Uganda biddukanyizibwa gavumenti, ssaako n’abantu ssekinnoomu ng’agamu gakola amagoba ate amalala tegakola magoba. Ebyobulamu mu Uganda birimu abo abakola emirimu gino wammanga:

  • Okujjanjaba abantu
  • Okukola ebintu omuteekebwa eddagala
  • Okukola eddagala n’ebikozesebwa mu malwaliro
Add to Bookmarks
Print Friendly, PDF & Email
(Visited 27 times, 1 visits today)

Obusubuzi byoona obuli muby’obujanjabi rundi eby’obwomezi mu Uganda nibutekwa kwehandikisa na;

  • Ekitongole ekya Uganda Registration Services Bureau (URSB) haby’okutunga ibara ery’obusubuzi
  • Ekitongole ekya National Drug Authority (NDA) habwa laisinsi eyeby’emibazi
  • KCCA / Municipal Councils habwa laisinsi ey’ebwobusubuzi
  • Ekitongole ekya Uganda Revenue Authority (URA) habw’emisoro
Add to Bookmarks (0)
Skip to content