Skip to content
Customize Consent Preferences

We use cookies to help you navigate efficiently and perform certain functions. You will find detailed information about all cookies under each consent category below.

The cookies that are categorized as "Necessary" are stored on your browser as they are essential for enabling the basic functionalities of the site. ... 

Always Active

Necessary cookies are required to enable the basic features of this site, such as providing secure log-in or adjusting your consent preferences. These cookies do not store any personally identifiable data.

No cookies to display.

Functional cookies help perform certain functionalities like sharing the content of the website on social media platforms, collecting feedback, and other third-party features.

No cookies to display.

Analytical cookies are used to understand how visitors interact with the website. These cookies help provide information on metrics such as the number of visitors, bounce rate, traffic source, etc.

No cookies to display.

Performance cookies are used to understand and analyze the key performance indexes of the website which helps in delivering a better user experience for the visitors.

No cookies to display.

Advertisement cookies are used to provide visitors with customized advertisements based on the pages you visited previously and to analyze the effectiveness of the ad campaigns.

No cookies to display.

Okugatta omutindo ku byennyanja

Okugatta omutindo ku byennyanja kye ki?

Okugatta omutindo ku byennyanja mutwaliramu okukyusa ebyennyanja okuva mu mbeera gye biggyibwa mu nnyanja okukizza mu mbeera ebyongerako omutindo, oluvannyuma ne bitwalibwa mu katale.

Mu Uganda, omutindo ku byennyanga gugattibwako kkampuni naddala ezo ezibitunda mu bifo nga wooteeri ez’ebbeeyi, n’okubifulumya ebweru w’eggwanga.

(Visited 3 times, 1 visits today)

Kkampuni zonna ezongera omutindo ku byennyanja ziteekeddwa okwewandiisa ne;

  • Uganda Registration Services Bureau (URSB) okufunira kkampuni erinna n’okugiwandiisa
  • Uganda Revenue Authority (URA) ku musolo

 Weetegereze:

Oluvannyuma lw’okuwandiisa kkampuni, agiwandiisizza atekeddwa okugiwandiisa mu bitongole eby’enjawulo okuli;

  • Ekitongole ky’obutonde bw’ensi ekya National Environment Management Authority (NEMA)
  • Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebyennyanja ekya Department of Fisheries Control, Regulation and Quality Assurance ekiri mu minisitule y’ebyobulimi, ebisolo n’ebyobuvubi.

Nga ssekinnoomu

  • Ndagamuntu
  • Satifikeeti kwe wawandiisiza bizinesi (Certificate of registration)

Nga kkampuni

  • Company Form 20
  • Satifikeeti kwe wawandiisiza kkampuni (Certificate of incorporation)

Nyiga wano fokumanya ebisingawo ku bye weetaaga okuwandiisa bizinesi yo eyongera omutindo ku byennyanja

  • Kyalira ekibanja kya URA ku ura.go.ug
  • Click here Nyiga wano okuwandiisa bizinesi yo ng’omuntu ssekinnoomu
  • Click here Nyiga wano okuwandiisa bizinesi yo nga kkampuni

Click here / Nyiga wano okumanya eddembe  bwo ng’omuwi w’omusolo

Click here / Nyiga wano okumanya obuvunaanyizibwa bwo ng’omuwi w’omusolo

 

 

Nga ssekinnoomu

  • Ndagamuntu
  • Satifikeeti kwe wawandiisiza bizinesi (Certificate of registration)

Nga kkampuni

  • Company Form 20
  • Satifikeeti kwe wawandiisiza kkampuni (Certificate of incorporation)

Nyiga wano fokumanya ebisingawo ku bye weetaaga okuwandiisa bizinesi yo eyongera omutindo ku byennyanja

Omusolo ku magoba ga kkampuni (Corporation tax)

Guno gwe musolo oguggyibwa ku magoba ga kkampuni ku bitundu 30 ku 100 (30%)

Omusolo ku nnyingiza y’omuntu ssekinnoomu

Omusolo guno guggyibwa ku bantu ssekinnoomu okusinziira ngeri gye guwoozebwamu.

Nyiga wano okumanya ebisingawo ku musolo oguwoozebwa abantu ssekinnoomu.

Omusolo ku nnyingiza y’abakozi oba Pay As You Earn (PAYE)

Guno omusolo guggyibwa ku bakozi b’omuntu oba kkampuni abayingiza ensimbi ezisukka 235,000 buli mwezi. Omusolo guno guwoozebwa buli mwaka okuva ku buli mukozi atuukiriza ebisaanyizo.

Nyiga wano okumanya omusolo ku bakozi engeri gye guwoozebwa

Omusolo gwa VAT guggyibwa ku byennyanja ebyongeddwako omutindo?

Ebyennyanja ebyongeddwako omutindobiggyibwako omusolo gwa VAT ku bitundu 18 ku 100 (18%).

Kyokka bwe biba bifulumizibwa ggwanga, omusolo guggyibwako ku bitundu 0 ku 100 (0%).

Weetegereze:

  • Amakolero agagatta omutindo ku byennyanja gateekeddwa okuba nga gaawandiisibwa ku musolo gwa VAT ne ku nkola ya EFRIS.

Nyiga wano okumanya engeri y’okukozesa enkola ya EFRIS

 

Omusolo gwa Withholding tax

Guno guggyibwa ku baguza kkampuni ezigatta omutindo ku byennyanja

Omusolo guno gwe gumu ku bika by’omusolo ku nnyingiza era kuwoozebwa kw’abo abatuusa obuweereza oba ebyamaguzi eri kkampuni ezigatta omutindo ku byennyanja. Kino kiba bwe kityo eri oyo yenna asasulwa ensimbi eziwerera ddala 1,000,000 era ng’ebintu 6 ku 100 (6%) olwo ne gusasulwa eri URA. Omusolo guno gusobola okukendeezebwa kw’ogwo ogusasulwa kkampuni ng’omwaka gw’ebyensimbi guggwaako.

Weetegereze: Buli atuusa obuweereza oba ebyamaguzi ateekeddwa okuba nga yeewandiisa ku musolo n’afuna TIN.

Nyiga wano okumanya ebisingawo ku musolo gwa Withholding tax.

Nzisaamu ntya ennyanjula oba litaani ku musolo oguggyibwa ku baddukanya amasomero?

Ennyanjula oba litaani eno essibwamu nga litaani endala ez’omusolo ku nnyingiza.

Nyiga wano okumanya ebisingawo ku ngeri y’okussaamu ennyanjula oba litaani.

 

Oluvannyuma lw’okussaamu ennyanjula oba litaani, osasula omusolo oguba gulagiddwa mu litaani eyo ng’okozesa enkola ez’enjawulo okugeza bbanka, mobile money, VISA, EFT, RTGS, Mastercard, USSD code (*285#) n’enkola endala zonna.

Weetegereze/ Click here: Nsalesale w’okussaamu litaani y’emu n’eyokusasula omusolo.

 

Ekikozesebwa  

Obuweerera

Emmotoka eziriko firiigi

Zino zaasonyiyibwa emisolo gyonna okusinziira ku schedule eyoomukaaga ey’omusolo gwa Kasitomu erimanyiddwa nga East African Community

Customs Management Act, 2004.

Ebisenge ebinnyogoza

Kino kye kisenge ekinnyogoza ebintu ng’era obunnyogovu bwakyo bwefaanaanyirizaako firiigi

Omusolo ogusasulwa nga biyingizibwa guli ebitundu 0 ku 100 (0%) okusinziira EAC CET.

Okumanya ebisingawo, kyalira woofiisi ya URA ekuli okumpi oba tukubire ku nnamba zaffe ezitasasulirwa ku 0800117000/0800217000 oba ku WhatsApp: 077214000

Print Friendly, PDF & Email