Lwaki URA temweyambisa bassentebe ba L.C abaalondebwa okumatiza abantu okusasula omusolo kuba be basinga okukwatagana n’abantu ba bulijjo? Mu kaweefube w’ok...
Bantemako ssente za local service tax buli mwaka, naye zinnyamba ki nga nze gwe bazitemako? Omusolo gwa Local Service Tax guggyibwa ku buli mukozi ne guweerezeb...
Singa omukozi wa URA akozesa obukambwe obususse ng’akwasisa amateeka ne buviirako omuntu okufuna akabenje asobola okuvunaanibwa? Buli mukozi wa URA alina amat...
Lugoloobi e Nsambya – Nsaba kuntangaaza ku nnongoosereza ku muwendo ogw’essalira omuntu gw’ayingiza okusobola okuwandiisibwa ku musolo gwa VAT ez’om...
Bwe neewola ssente ku ssimu, amagoba ge batusaba nago mugaggyako omusolo kuba galabika nga gasusse obungi. Kampuni z’esimu zikolagana ne bbanka ez’enjawulo ...
Baatugambye okukyusa okuva ku TIN namba tutandike okukozesa NIN, njagala kumanya nkikola ntya (Flavia e Fort Portal) Okuva nga 01 July 2025, Ekitundu ekyokuna e...
Nsaba kunambululira ku kisonyiwo gye mpulira eri abantu abamaze ebbanga nga babanjibwa omusolo (Ben Ronald e Busia). Mwami Ben, Ekisonyiwo kino kiri mu Kitundu ...
Lwaki URA ensindikira obubaka ku ssimu nga bammanja sh, 8,200,000/- nga sirina bizinensi yonna gye nzirukanya kuba ogwange gwa kwera luguudo mu KCCA (Deus Jjunj...
Enkola ya URA okusolooza ssente mu masomero ga Gavumenti yakomawa kuba twali tugyesunze nga tumanyi egenda kutuwonya okutubinika fiizi. Ekitongole kya URA kyawe...
Ekibiina ekizannya firimu kisasula ssente meka okubaawo nga tekifunye buzibu okuva mu Gavumenti wadde nga tekirina nyingiza ntuufu nga kiyimiriddewo ku baziraki...